Acts 15:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyetuvudde era tubatumira Yuda ne Sila, abanaababuulira ebintu ebyo mu kamwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tubatumidde Yuda ne Siira bongere okubannyonnyola n’akamwa ebyo ebiri mu bbaluwa eno.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyetuvudde tutuma Yuda ne Siira era abalibabuulira obumu bennyini n'akamwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale tutumye Yuda ne Siila, bo bennyini bababuulire n'akamwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyetuvudde tutuma Yuda ne Siira era abalibabuulira obumu bennyini n'akamwa.