Acts 15:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo olwabasiibula, ne bakkirira mu Antiyokiya; bwe baamala okukuŋŋaanya ekibiina, ne bakikwasa ebbaluwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abaatumibwa ne basitula ne bagenda mu Antiyokiya, ne bakuŋŋaanya ekibiina ky’abakkiriza ne babakwasa ebbaluwa eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bo bwe baasindikibwa ne bajja e Antiyokiya, ne bakuŋŋaanya ekibiina ne babakwasa ebbaluwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abaatumibwa ne bagenda mu Antiyookiya, ne bakuŋŋaanya ekibiina ky'abakkiriza Kristo, ne babakwasa ebbaluwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bo bwe baasindikibwa ne bajja e Antiyokiya, ne bakuŋŋaanya ekibiina ne babakwasa ebbaluwa.