Acts 15:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda ne Sila, kubanga nabo baali balanzi, ne bagumya n'okuzzaamu amaanyi abooluganda n'ebigambo bingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yuda ne Siira, olwokubanga baali bannabbi, ne boogerera ebbanga ggwanvu nga bakubiriza abooluganda okunyweza okukkiriza kwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda ne Siira, kubanga nabo baali bannabbi, ne babuulirira ab'oluganda mu bigambo bingi, ne babagumya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda ne Siila nga nabo bwe baali abalanzi, ne boogera n'abooluganda ebigambo bingi nga babagumya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda ne Siira, kubanga nabo baali bannabbi, ne babuulirira ab'oluganda mu bigambo bingi, ne babagumya.