Acts 15:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Barunaba n'ayagala okutwala Yowanna ayitibwa Mariko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balunabba n’akkiriza, wabula n’ayagala ne Yokaana Makko agende nabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balunabba era n'ayagala okutwala Yokaana erinnya lye eryokubiri Makko:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Barunaba n'ayagala batwale ne Yowanne Mariko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balunabba era n’ayagala okutwala Yokaana erinnya lye ery'okubiri Makko:
Recommended Reading