Acts 15:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pawulo n'akalambira ku ky'obutagenda n'oyo eyabaawukanako nga bali e Pamfiliya n'atagenda kukola nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Pawulo ekyo n’atakyagala, kubanga Makko yabaawukanako n’abaleka e Panfuliya ng’omulimu ogwabatwala tebannagumaliriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye Pawulo teyasiima kumutwala oyo eyabaleka mu Panfuliya n'atagenda nabo ku mulimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Pawulo n'atasiima kugenda na muntu eyabaleka mu Panfiliya, n'atagenda nabo ku mulimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Pawulo teyasiima kumutwala oyo eyabaleka mu Panfuliya n'atagenda nabo ku mulimu.