Acts 15:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Pawulo n'alonda Sila, n'asitula n'abooluganda nga bamukwasizza eneema ya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Pawulo n’alonda Siira, abooluganda ne bamusabira ekisa kya Mukama mu lugendo lwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye Pawulo n'alonda Siira, n'avaayo, ab'oluganda bwe baamusigira ekisa kya Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo ye n'alonda Siila, ne bagenda, ng'abooluganda bamaze okubasabira Katonda abayambe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Pawulo n'alonda Siira, n'avaayo, ab'oluganda bwe baamusigira ekisa kya Mukama waffe.