Acts 16:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baabatuusa eri abalamuzi ne bagamba nti: “Abantu bano Bayudaaya, bajagalaza ekibuga kyaffe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne babaleeta mu maaso g’abalamuzi, ne bagamba nti, “Abasajja bano Bayudaaya, basasamaza ekibuga kyaffe
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne babatwala eri abalamuzi ne bagamba nti, “Abasajja bano Abayudaaya basasamaza nnyo ekibuga kyaffe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baabatuusa eri abalamuzi, ne bagamba nti: “Abantu bano Bayudaaya era basasamaza ekibuga kyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne babatwala eri abalamuzi ne bagamba nti Abantu bano basasamaza nnyo ekibuga kyaffe, kubanga Bayudaaya