Acts 16:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bayigiriza empisa ffe ng'Abaroma ze tutakkirizibwa kutwala n'andibadde okuyisa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bayigiriza empisa n’obulombolombo bye tutakkirizibwa kugoberera na kukozesa mu mateeka gaffe ag’Ekiruumi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bayigiriza empisa ezitakkirizibwa ffe Abaruumi okukwata oba okukola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bayigiriza empisa ffe Abarooma ze tutayinza kukkiriza wadde okugoberera.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era bayigiriza empisa ez'omuzizo ffe okuzikwatanga newakubadde okuzikolanga kubanga tuli Baruumi.