Acts 16:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pawulo n'aleekaana n'eddoboozi ddene nti: “Teweekola kabi kubanga ffenna weetuli wano.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Pawulo n’aleekaana nti, “Teweekola kabi!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Pawulo n'ayogerera waggulu n'eddoboozi ddene ng'agamba nti, “Teweekola kabi: kubanga fenna tuli wano.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Pawulo n'aleekaana nnyo nti: “Teweekolako kabi! Ffenna weetuli wano.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Pawulo n'ayogerera waggulu n'eddoboozi ddene ng'agamba nti Teweekola kabi: kubanga fenna tuli wano.