Acts 16:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne batuuka emitala wa Miziya, ne bagezaako okugenda mu Bisiniya, naye Mwoyo wa Yezu n'atabaganya;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baatuuka e Musiya ne bagezaako okugenda Bisuniya, naye Mwoyo wa Yesu n’atabakkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe baatuuka okumpi ne Musiya, ne bagezaako okugenda mu Bisuniya, n'Omwoyo wa Yesu n'atabakkiriza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baatuuka okumpi ne Musiya, ne bagezaako okugenda mu kitundu eky'e Bitiniya, kyokka Mwoyo wa Yesu n'atabakkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe baatuuka okumpi ne Musiya, ne bagezaako okugenda mu Bisuniya, n'Omwoyo gwa Yesu n'atabaganya;