Acts 17:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe wamma bangi mu bo ne bakkiriza, ko n'abakazi Abagereeki ab'ekitiibwa, ko n'abasajja abawerera ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Abayudaaya bangi ne bakkiriza, n’abakazi ab’ekitiibwa Abayonaani bangi n’abasajja, nabo ne bakkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayudaaya bangi ne bakkiriza, era n'abakazi Abayonaani bangi ab'ekitiibwa n'abasajja nabo ne bakkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo bangi ku bo ne bakkiriza, n'Abayonaani bangi abakazi abeekitiibwa n'abasajja, nabo ne bakkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abamu bangi kyebaava bakkiriza, era n'abakazi abakyala Abayonaani n'abasajja si batono.