Acts 17:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndaba ebyo by'oleeta biggya mu matu gaffe; awo nno twandyagadde okumanya kye bitegeeza.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga oyogedde ebintu bingi ebyewuunyisa, noolwekyo twagala okwongera okumanya kye bitegeeza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga oleeta ebigambo ebiggya mu matu gaffe: kyetuva twagala okutegeera amakulu g'ebigambo bino.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebimu ku ebyo by'oyogera, tetubiwulirangako. Twagala tubitegeere.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga oleeta ebigambo ebiggya mu matu gaffe: kyetuva twagala okutegeera amakulu g'ebigambo bino.