Acts 17:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka abasajja abamu ne bamwegattako ne bakkiriza. Mu abo mwe mwali Diyoniziyo Omwareyopago, ko n'omukyala erinnya lye Damari n'abalala be baali nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abamu ku bo ne bamugoberera ne bakkiriza Mukama waffe. Omwo mwe mwali Diyonusiyo Omwaleyopaago, n’omukazi erinnya lye Damali n’abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abasajja abamu ne beegatta naye ne bakkiriza: mu abo Diyonusiyo Omwaleyopaago, n'omukazi erinnya lye Damali n'abalala wamu nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abasajja abamu ne bamwegattako, ne bakkiriza Yesu. Mu abo mwalimu Diyoniziyo ow'omu lukiiko olukulu Arewopaago, n'omukazi erinnya lye Damari, awamu n'abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abasajja abamu ne beegatta naye ne bakkiriza: mu abo Diyonusiyo Omwaleyopaago, n'omukazi erinnya lye Damali, n’abalala wamu nabo.