Acts 17:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate Yasoni y'abaaniriza. Bano bonna beeyisa mu ngeri ekontana n'amateeka ga Kayisari nga bagamba nti waliwo kabaka ate omulala, Yezu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era Yasooni oyo y’abaaniriza mu maka ge. Bano bonna bazizza omusango ogw’okuseeketerera eggwanga ne bamenya amateeka ga Kayisaali nga bayimbirira kabaka omulala Yesu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Yasooni yabasembezezza. Bano bonna bajeemera amateeka ga Kayisaali nga bagamba nti, Waliwo kabaka omulala, Yesu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era Yasoni ye abasuza. Bonna bajeemera amateeka ga Kayisaari nga bagamba nti: ‘Waliwo kabaka omulala ayitibwa Yesu.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Yasooni yabasembezezza. Bano bonna bajeemera amateeka ga Kayisaali nga bagamba nti Waliwo kabaka omulala, Yesu.