Acts 18:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga ndi naawe, ate tewali n'omu ajja kukulumba kukukolera bubi; kubanga nnina abantu bangi mu kibuga kino.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ndi wamu naawe, tewali ayinza kukulumba n’akukola kabi. Era mu kibuga muno mulimu abantu bange bangi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga nze ndi wamu naawe, so tewali muntu anaakulumbanga okukukola obubi: kubanga nnina abantu bangi mu kibuga muno.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze ndi wamu naawe. Tewali ajja kukukola kabi, kubanga nnina abantu bangi mu kibuga muno.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga nze ndi wamu naawe; so tewali muntu anaakulumbanga okukukola obubi: kubanga nnina abantu bangi mu kibuga muno.