Acts 18:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyo Pawulo n'amalayo omwaka gumu n'emyezi mukaaga ng'ayigiriza mu bo ekigambo kya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Pawulo n’abeerayo ebbanga lya mwaka mulamba n’ekitundu ng’ayigiriza ekigambo kya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amalayo ebbanga lya mwaka n'emyezi mukaaga ng'ayigirizanga ekigambo kya Katonda mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Pawulo n'amalayo omwaka mulamba n'ekitundu ng'ayigiriza abantu ekigambo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amalayo mwaka n'emyezi mukaaga ng'ayigirizanga ekigambo kya Katonda mu bo.