Acts 18:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Galliyo bwe yali nga ye wessaza e Akayiya, Abayudaaya ne balumbira wamu Pawulo, ne bamukuba mu mbuga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Galiyo bwe yalya obwagavana bwa Akaya, Abayudaaya ne beegatta wamu ne balumba Pawulo, ne bamukwata ne bamutwala mu mbuga z’amateeka ewa gavana okumusalira omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Galiyo bwe yali nga ye w'essaza ly'e Akaya, Abayudaaya ne balumba Pawulo n'omwoyo gumu ne bamuleeta awasalirwa emisango,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Galiyo bwe yali nga ye afuga Akaya, Abayudaaya ne beekoba, ne bakwata Pawulo ne bamutwala mu mbuga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Galiyo bwe yali nga ye wessaza ly'e Akaya, Abayudaaya ne balumba Pawulo n’omwoyo gumu ne bamuleeta awasalirwa emisango,