Acts 18:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bagamba nti: “Omusajja ono afukuutirira abantu basinzenga mu ngeri emenya amateeka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamuwawaabira nti, “Omusajja ono asendasenda abantu okusinza Katonda mu ngeri etakkirizibwa mu mateeka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga bagamba nti, “ Omusajja ono asendasenda abantu okusinza Katonda mu ngeri etekkirizibwa mu mateeka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bagamba nti: “Omusajja ono asendasenda abantu okusinza Katonda mu ngeri emenya amateeka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bagamba nti Ono asendasenda abantu okusinza Katonda ng'amateeka bwe gatalagira.