Acts 18:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Pawulo olumu ng'amulabikidde ekiro nti: “Totya, yogera, tosirika;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekiro kimu Mukama n’ayogera ne Pawulo mu kwolesebwa, n’amugamba nti, “Totya! Weeyongere okubuulira, so tosirika!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama waffe n'agamba Pawulo ekiro mu kwolesebwa nti, “Totya, naye yogeranga, tosirikanga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'alabikira Pawulo ekiro, n'amugamba nti: “Totya, weeyongere okwogera, tosirika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama waffe n'agamba Pawulo ekiro mu kwolesebwa nti Totya naye yogeranga, tosirikanga,