Acts 19:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye olumu omwoyo omubi ne gubagamba nti: “Yezu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi; naye mmwe mwe baani?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baakigezaako ku musajja eyaliko dayimooni, dayimooni n’abagamba nti, “Yesu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi, naye mmwe, mmwe b’ani?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dayimooni n'addamu n'abagamba nti, “Yesu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi, naye mmwe b'ani?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omwoyo omubi ne gubaddamu nti: “Yesu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi, naye mmwe be ani?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dayimooni n'addamu n'abagamba nti Yesu mmutegeera ne Pawulo mmumanyi; naye mmwe be ani?