Acts 19:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Kale mwabatizibwa mu ki?” Ne bamugamba nti: “Mu batismu ya Yowanna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ababuuza nti, “Kale mwabatizibwa kuyingira mu ki?” Ne bamuddamu nti, “Twakkiriza ebyo Yokaana Omubatiza bye yatuyigiriza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba nti, “ Kale mwabatizibwa kuyingira mu ki?” Ne bagamba nti, “Mu kubatizibwa kwa Yokaana.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'ababuuza nti: “Kale okubatizibwa kwammwe kwali kwa ngeri ki?” Ne bamuddamu nti: “Okwo Yowanne kwe yaleeta.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba nti Kale mwabatizibwa kuyingira mu ki? Ne bagamba nti Mu kubatizibwa kwa Yokaana.