Acts 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu Firugiya ne mu Pamfiliya, mu Misiri ne mu bitundu ebya Libya ebitwalibwa Kureni, n'Abaroma abazze obugenyi, ssaako Abayudaaya n'ab'amawanga abasoma ekiyudaaya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mu Fulugiya ne mu Panfuliya, n’abamu abava mu Misiri, n’ensi za Libiya okuliraana Kuleene, n’abagenyi Abaruumi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mu Fulugiya ne mu Panfuliya, mu Misiri ne mu nsi ez'e Libiya eziriraanye Kuleene, n'Abaruumi abagenyi, Abayudaaya n'abakyufu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu Furigiya ne mu Panfiliya; mu Misiri ne mu bitundu ebya Libiya okumpi ne Kireene. Abamu tuva Rooma,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu Fulugiya ne mu Panfuliya, mu Misiri ne mu nsi ez'e Libuwa eziriraanye Kuleene, n'Abaruumi abagenyi, Abayudaaya n'abakyufu,