Acts 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakureti n'Abawarabu, tubawulidde nga boogera mu nnimi zaffe ebikuuno bya Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayudaaya, n’abakyuka ne basoma Ekiyudaaya, n’Abakuleete n’Abawalabu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakuleete n'Abawalabu, tuwulira bano nga boogera mu nnimi zaffe eby'ekitalo ebya Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga tuli Bayudaaya, awamu n'ab'amawanga amalala abasoma Ekiyudaaya. Era abalala bava mu Kureete ne mu Buwarabu. Kyokka ffenna tubawulira nga boogera mu nnimi zaffe, eby'amaanyi Katonda by'akoze!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakuleete n'Abawalabu, tuwulira bano nga boogera mu nnimi zaffe eby'ekitalo ebya Katonda.