Acts 2:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna ne bawuniikirira, ne basoberwa, ne bagambagana nti: “Kiri kitya kino?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna ne beewuunya nga bawuniikiridde, ne bagambagana nti, “Kino kitegeeza ki?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna ne beewuunya ne babuusabuusa ne bagambagana nti, “Kino kitegeeza ki?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna nga basamaaliridde era nga basobeddwa, ne beebuuzaganya nga bagamba nti: “Kiki kino?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna ne beewuunya ne babuusabuusa ne bagambagana nti Amakulu gaakyo kiki kino?