Acts 2:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo, buli alikowoola erinnya ly'Omukama, aliwonyezebwa.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na buli muntu alikoowoola erinnya lya Mukama, alirokolebwa.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olulituuka buli alisaba erinnya lya Mukama alirokoka.’”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli alikoowoola Mukama, alirokolebwa.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olulituuka buli alisaba erinnya lya Mukama alirokoka.