Acts 2:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Dawudi yamwogerako bw'ati nti: “ ‘Omukama namusimbangako eriiso buli budde, kubanga andi ku ddyo nneme kunyeenyezebwa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Dawudi amwogerako nti, “ ‘Nalaba nga Mukama ali nange bulijjo, kubanga ali ku mukono gwange ogwa ddyo, nneme okusagaasagana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Dawudi amwogerako nti,” “ ‘Nnalaba Mukama ennaku zonna mu maaso gange, Kubanga ali ku mukono gwange ogwa ddyo, nneme okusagaasagana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi yamwogerako nti: ‘Nalaba Mukama ng'ali nange bulijjo; ng'ali kumpi nange nneme okusagaasagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Dawudi amwogerako nti Nnalaba Mukama ennaku zonna mu maaso gange, Kubanga ali ku mukono gwange ogwa ddyo, nneme okusagaasagana.