Acts 2:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wammanyisa amakubo ag'obulamu; olinzijuza essanyu mu maaso go’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wandaga amakubo g’obulamu, era olinzijuza essanyu nga ndi mu maaso go.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wanjigiriza amakubo g'obulamu; Olinjijuza essanyu n'amaaso go.’”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wandaga amakubo agatuuka mu bulamu. Olinzijuza essanyu kubanga oli nange.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wanjigiriza amakubo g'obulamu; Olinjijuza essanyu n'amaaso go.