Acts 2:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'atyo yalengera ebiri mu maaso, n'ayogera ku kuzuukira kwa Kristu nti teyalekebwa magombe era n'omubiri gwe tegwavunda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe yakiraba olubereberye nayogera ku kuzuukira kwa Kristo nga teyalekebwa magombe so nga n’omubiri gwe tegwavunda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe yalaba olubereberye, n'ayogera ku kuzuukira kwa Kristo nga teyalekebwa mu Magombe so nga n'omubiri gwe tegwavunda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era yamanya ebiribaawo, n'ayogera ku kuzuukira kwa Kristo, ng'agamba nti: ‘Teyalekebwa magombe, era n'omubiri gwe tegwavunda.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe yalaba olubereberye, n'ayogera ku kuzuukira kwa Kristo nga teyalekebwa mu Magombe so nga n'omubiri gwe tegwavunda.