Acts 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna ne bajjula Mwoyo Mutuukirivu, ne batandika okwogera ennimi endala, nga Mwoyo Mutuukirivu bwe yabawanga okwogera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna ne bajjuzibwa Mwoyo Mutukuvu, ne batandika okwogera ennimi ez’enjawulo nga Mwoyo Mutukuvu bwe yabasobozesa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna ne bajjula Omwoyo Omutukuvu, ne batandika okwogera ennimi endala, nga Omwoyo bwe yabawa okuzoogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna ne bajjuzibwa Mwoyo Mutuukirivu, era ne batandika okwogera mu nnimi eza buli ngeri, nga Mwoyo Mutuukirivu bwe yaziboogeza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna ne bajjula Omwoyo Omutukuvu, ne batanula okwogera ennimi endala, nga Omwoyo bwe yabawa okuzoogera.