Acts 2:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne banyiikiriranga enjigiriza y'Abatume n'okussa ekimu, n'okumenya omugaati, n'okwegayirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne banyiikiranga okuyigirizibwa kw’abatume ne mu kussekimu, ne mu kumenya omugaati era ne mu kusaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abakkiriza ne baba nga banyiikiriranga okuyigirizibwa kw'abatume, ne mu kusseekimu, ne mu kumenya emigaati ne mu kusaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne banyiikiriranga okuyigirizibwa abatume, n'okwetaba mu nkuŋŋaana ez'okutabagana, n'okuliira awamu ng'abooluganda, era n'okusinza Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baba nga banyiikiriranga okuyigirizibwa kw'abatume, ne mu kusseekimu, ne mu kumenya emigaati ne mu kusaba.