Acts 2:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Entiisa n'ekwata buli muntu; Abatume ne bakola ebyewuunyo n'obubonero bungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu n’ajjula okutya era ebyamagero bingi n’obubonero bungi ne bikolebwanga abatume.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu n'atya, eby'amagero bingi n'obubonero ne bikolebwanga abatume.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyamagero bingi n'ebyewuunyo ne bikolebwanga abatume, abantu bonna ne beewuunya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu n'atya: eby'amagero bingi n'obubonero ne bikolebwanga abatume.