Acts 2:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abakkiriza baabanga wamu, n'ebyabwe byonna nga biba bya bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakkiriza ne bakuŋŋaananga bulijjo mu kifo kimu, ne baba nga bassa kimu mu byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abakkiriza baali wamu, ne baba nga bassakimu mu byonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abakkiriza baabanga wamu, era nga bassa kimu mu byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna abakkiriza baali wamu, ne baba nga bassa kimu mu byonna,