Acts 2:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baatundanga ebyabwe n'ebintu, ne babigabira bonna, buli muntu nga bwe yeetaaganga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eby’obugagga byabwe n’ebintu bye baalina ne babitunda ne bagabira buli muntu ng’okwetaaga kwe bwe kwabanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eby'obugagga byabwe n'ebintu bye baali nabyo ne babitunda ne bagabiranga bonna nga buli muntu bwe yali nga yeetaaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baatundanga ebyabwe, ensimbi ze baggyangamu ne bazigabiranga bonna, nga buli muntu bwe yeetaaganga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eby'obugagga byabwe n'ebintu bye baali nabyo ne babitunda ne bagabiranga bonna nga buli muntu bwe yali yeetaaga.