Acts 2:47 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baagulumizanga Katonda, era ng'abantu bonna babaagala. Omukama n'abongerangako buli lunaku omuwendo gw'abalokoddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga batendereza Katonda, era nga basiimibwa abantu bonna. Mukama n’abongerangako bulijjo abaalokolebwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga batenderezanga Katonda, nga basiimibwanga abantu bonna. Mukama n'abongerangako bulijjo abaalokokanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga batendereza Katonda, era nga basiimibwa abantu bonna. Buli lunaku Mukama yabongerangako abo abaalokolebwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga batenderezanga Katonda, nga basiimibwanga abantu bonna. Mukama n'abongerangako bulijjo abaalokokanga.