Acts 2:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna ne bawuniikirira, ne beewuunya nga bagamba nti: “Naye bano bonna aboogera si Bagalilaaya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bawuniikirira ne beewuunya ne bagamba nti, “Bano bonna aboogera si Bagaliraaya?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bawuniikirira bonna, ne beewuunya, nga bagamba nti, “Laba, bano bonna aboogera si Bagaliraaya?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bawuniikirira, ne beewuunya nga bagamba nti: “Abantu bano bonna aboogera si Bayudaaya?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bawuniikirira bonna, ne beewuunya, nga boogera nti Laba, bano bonna aboogera si Bagaliraaya.