Acts 20:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baatuuka w'ali, n'abagamba nti: “Mumanyi nga bwe nayisanga mu mmwe ebbanga lyonna, okuviira ddala ku lunaku lwe nalinnya ekigere kyange mu Aziya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baatuuka Pawulo n’agamba nti, “Mumanyi bulungi ng’okuva ku lunaku lwe natuukirako mu Asiya n’okutuusa leero,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baatuuka gy'ali n'abagamba nti, “Mmwe mumanyi okuva ku lunaku olwolubereberye bwe nnalinnya mu Asiya, bwe nnabanga nammwe mu biro byonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe bajja, n'abagamba nti: “Mumanyi bulungi nga bwe nabeera nammwe okuviira ddala ku lunaku lwe natuukirako mu Asiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baatuuka gy'ali n'abagamba nti Mmwe mumanyi okuva ku lunaku olw'olubereberye bwe nnalinnya mu Asiya, bwe nnabanga nammwe mui biro byonna,