Acts 20:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga njulira n'amaanyi eri Abayudaaya n'Abagereeki beenenye, badde eri Katonda, bakkirize Omukama Yezu Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga ntegeeza Abayudaaya n’Abayonaani okwenenya badde eri Katonda, n’okuba n’okukkiriza mu Mukama waffe Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga ntegeeza Abayudaaya era n'Abayonaani okwenenya eri Katonda n'okukkiriza Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nalabulanga Abayudaaya n'Abayonaani bakyuke okuva mu bibi byabwe, badde eri Katonda, era bakkirize Mukama waffe Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga ntegeeza Abayudaaya era n'Abayonaani okwenenya eri Katoada n'okukkiriza Mukama waffe Yesu Kristo.