Acts 20:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno nzuuno ŋŋenda e Yeruzaalemu, nga nsibiddwa mu Mwoyo; simanyi na birintuukirira nga ndi eyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ne kaakano laba nsibiddwa Mwoyo Mutukuvu, ŋŋenda e Yerusaalemi nga simanyi binaantukako nga ndi eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano, laba, bwe nsibiddwa mu Mwoyo, ŋŋenda e Yerusaalemi, nga simanyi bye ndiraba eyo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano ŋŋenda e Yerusaalemu, nga mpalirizibwa mu mwoyo, nga simanyi birimbaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kaakano, laba, bwe nsibiddwa mu mwoyo, ŋŋenda e Yerusaalemi nga simanyi bye ndiraba eyo,