Acts 20:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula Mwoyo Mutuukirivu ankakasa kino mu buli kibuga nti nvuba na nnaku bye binnindiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula Mwoyo Mutukuvu antegeeza nti okusibibwa n’okubonyaabonyezebwa binnindiridde mu buli kibuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
wabula nga Omwoyo Omutukuvu antegeeza nti okusibibwa n'okubonyaabonyezebwa binnindiridde mu buli kibuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula Mwoyo Mutuukirivu antegeeza mu buli kibuga nti okusibibwa n'okubonyaabonyezebwa binnindiridde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
wabula nga Omwoyo Omutukuvu antegeeza mu buli kibuga; ng'agamba nti okusibibwa n'okubonyaabonyezebwa binnindiridde.