Acts 20:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ssegombanga ffeeza oba zaabu yadde ekyambalo ky'omuntu yenna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Siyaayaaniranga ffeeza newaakubadde zaabu wadde engoye eby’omuntu n’omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sseegombanga ffeeza ya muntu yenna newakubadde zaabu newakubadde ekyambalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Seegombanga ffeeza oba zaabu, wadde kyambalo kya muntu n'omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Seegombanga ffeeza ya muntu yenna newakubadde zaabu newakubadde ekyambalo.