Acts 20:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna ne bakaaba, ne bamugwa mu kifuba, ne bamunywegera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli omu n’akaaba nnyo amaziga, ne bamugwa mu kifuba okumusiibula,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bakaaba nnyo bonna, ne bamugwa mu kifuba Pawulo ne bamunywegera,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna ne bakaaba nnyo amaziga, ne bawambaatira Pawulo, ne bamunywegera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakaaba nnyo bonna, ne bamugwa mu bulago Pawulo ne bamunywegera,