Acts 20:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kisenge ekya waggulu mwe twali tukuŋŋaanidde mwalimu ettawaaza nnyingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kisenge ekya waggulu mwe twali tukuŋŋaanidde mwalimu ettaala nnyingi nga zaaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kisenge ekya waggulu mwe twali tukuŋŋaanidde mwalimu ettaala nga zaaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kisenge mwe twakuŋŋaanira mwalimu ettaala nnyingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne wabaawo ettabaaza nnyingi mu kisenge ekya waggulu, mwe twakuŋŋaanira.