Acts 21:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe twawulira ebyo, ffe n'abatuuze b'awo ne tumwegayirira aleme kwambuka Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe twawulira ebigambo ebyo ffenna awamu n’abatuuze b’omu kitundu ekyo ne twegayirira Pawulo aleme kugenda Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe twawulira ebyo, ffe era n'abantu ab'omu kitundu ekyo ne tumwegayirira aleme okulinnya mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe twawulira ekyo, ffe n'abalala bonna abaaliwo, ne twegayirira Pawulo aleme kugenda Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe twawulira ebyo, ffe era n'abantu ab'omu kifo kiri ne tumwegayirira aleme okulinnya mu Yerusaalemi.