Acts 21:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe twalemwa okumukkirizisa, ne tubivaako, ne tugamba nti: “Omukama ky'ayagala kikolebwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe twalaba nga tekisoboka kumukkirizisa butagenda, ne tubivaako, ne tugamba nti, “Mukama ky’ayagala kye kiba kikolebwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe twalemwa okumukkirizisa ne tumuleka, ne tugamba nti, “Mukama waffe ky'ayagala kikolebwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe twalemwa okumukkirizisa, ne tumuleka ne tugamba nti: “Mukama ky'ayagala kikolebwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yalema okuwulira ne tulekayo nga tugamba nti Mukama waffe ky’ayagala kikolebwe.