Acts 21:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma lw'ennaku ezo, ne twetegeka, ne twambuka e Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe waayitawo ennaku ntono ne tusiba ebintu byaffe, ne tusitula okulaga mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oluvannyuma lw'ennaku ezo ne tusitula emigugu gyaffe ne tulinnya e Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe waayitawo ennaku, ne twetegeka ne twambuka e Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oluvannyuma lw'ennaku ezo ne tusitula emigugu ne tulinnya e Yerusaalemi.