Acts 21:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enkeera Pawulo n'agenda naffe ewa Yakobo; n'abakadde bonna bajja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo enkeera ffenna ne tugenda ne Pawulo ng’agenda okulaba Yakobo, n’abakadde b’Ekkanisa y’omu Yerusaalemi bonna baaliwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olwokubiri Pawulo wamu naffe ne tugenda ewa Yakobo; era n'abakadde bonna baaliwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olunaku olwaddirira, Pawulo n'agenda wamu naffe ewa Yakobo. Abakulu bonna ab'ekibiina ky'abakkiriza Kristo baali bakuŋŋaanye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'okubiri Pawulo n'ayingira wamu naffe omwa Yakobo; era n'abakadde bonna baaliwo.