Acts 21:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamala okubalamusa, n'abanyumiza byonna kinnakimu Katonda bye yakola mu b'amawanga olw'emirimo gye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okulamusaganya bwe kwaggwa, Pawulo n’abategeeza kinnakimu byonna Katonda bye yamukozesa ng’aweereza mu baamawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yamala okubalamusa n'ababuulira kinnakimu byonna Katonda bye yakola mu baamawanga mu kuweereza kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo bwe yamala okubalamusa, n'abategeeza byonna Katonda bye yamukozesa mu b'amawanga amalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yamala okubalamusa n'ababuulira kinnakimu Katonda bye yakolanga mu mawanga mu kuweereza kwe.