Acts 21:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno kola kino kye tukugamba: tulina wano abantu bana abaakuba obweyamo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale waliwo wano abasajja bana abali ku kirayiro, abateekateeka okumwa emitwe gyabwe nga beerongoosa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kola nga bwe tukugamba: tulina abasajja bana abali ku kirayiro;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo kola kino kye tukugamba. Tulina wano abasajja bana abeeyama obweyamo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kola nga bwe tukugamba: tulina abasajja bana abeerayirira ekirayiro;