Acts 21:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yatuuka ku madaala, abaserikale ne bamwebagajja olw'ekibiina okuleeta amaanyi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yamutuusa ku madaala, ekibiina ky’abantu ne bayitirira obukambwe, abaserikale ne basitula Pawulo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yatuuka ku madaala, n'alyoka asitulibwa abasserikale kubanga abantu baali bayitiridde obukambwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo bwe yatuusibwa ku madaala, abaserikale ne bamusitula, kubanga abantu baali beetabangudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yatuuka ku madaala, n'alyoka asitulibwa basserikale olw'amaanyi g'ekibiina: