Acts 21:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti ebbiina ly'abantu lyali ligoberera nga lireekaana nti: “Muggyeewo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibiina ky’abantu abaali bagoberera ne boogera mu ddoboozi ery’omwanguka nti, “Mumutte!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga ekibiina ky'abantu kyali kibagoberera nga boogerera waggulu nti, “Mumutte! Mumutte.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna baali bamugoberera nga bwe baleekaana nti: “Mutte!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga ekibiina ky'abantu baali bagoberera nga boogerera waggulu nti Mutte.